The National Women’s Manifesto 2021-2026 (2020) Luganda
Executive Summary
Executive Summary
Ekisuubizo ky`abakyala ku mutendera gw`eggwanga 2021-2026 kikulembeza ebyetaago by’abakyala nga beesigama ku bukukunavu bw’ensonga ezikwata ku kikula ky`abantu ezongedde okulemesa abakyala ba Uganda okufuna ekitiibwa n`obwenkanya mu buli mbeera y`obulamu bwabwe nga bwekiri ku basajja.
Ekisuubizo ky`abakyala kigenderera okunnyonnyola abakyala ba Uganda kyebaagala ebibiina by`ebyobufuzi, abakulembeze awamu ne gavumenti ya Uganda bisoosowaze okuva 2021-2026